Bukiikaddyo
Obukiikaddyo oba Maserengeta: Okusobola okumanya awali bukiikaddyo[1] n'awali bukiikakkono[2], obwenyi bwo butunuze buvanjuba (enjuba gy'eva), omukono gwo ogwa kkono gye gutunudde we waba obukiikakkono[2] ate ogmukono gwo ogwa ddyo gye gutunudee we wali obukiikaddyo[1]. Enkoona yo gy'etunudde we waba obugwanjuba.[3] Manya ne bino:
Erinnya maserengeta liva mu kulaba nti aserengeta a genda wansi, ate nga kulupapula bukiikaddyo esangibwa wansi. Era ne bukiikakkona bagiyita mambuka kunsonga eno.
Etelekero Lye Bifanannyi
kyusa-
Obukiikaddyo oba Maserengeta
-
Bukiikaddyo owa buvanjuba
-
Bukiikaddyo owa bugwanjuba