ensujju
ensujju

SIMBA ENSUJJU OGOBE OBWAVU N’ENJALA

kyusa

Ennyanjula Mu kakyo kano Abalimi be’Enva, Ebibala, Ebimuli, Ebilungo ne’Nsujju biri kumwanjo nnyo mu kuyingiza ensimbi mu balimi era n’eggwanga. A. Abantu beyongeera obungi obugunjufu n’bulabufu nabyo byeyongedde . Abantu bategeera emigaso gy’enva n’ebibala eby’enjawulo mu bulamu bwabwe naddala okuliisa n’okukuuma emibiri gy’abantu. Ensujju [pumpkin] Ky’ekimu ku ebyo ebigenda okwogerwako. Ebika bino by’onolaba ku likalala luno byazulibwa bakakensa ; Ab’amawanga agenjawulo nga begatidde wwamu okuva mu mwaka ogwa 1897. 1. Madona [sweet cream pumpkins] pumpkins] 2. Bala[connect cut firld pumpkins] 3. Oziga [large cheese pumpkins] 4. Dulu [large cheese pumpkins] 5. Kaoma [sugar fish pumpkins] 6. Nabwendo [Anderina pumpkins] 7. Gaboggola [sun fish pumpkins] 8. Mikando [Hana fish pumpkins]

Ensimba sooka onnyike ensigo okumala essaawa abiri munya (24) nga tonasimba. - Sima ekinnya fuuti 3 ku bbiri - Fuuti 3 obwetooloovu - Fuuti bbiri wansi munda - Fuuti 5 ne yinkyi 6 wansi Ekinya kimu mugendamu : - Ebaafu y’Nakavundira - Ebaafu 1 ey’Ettaka lyokungulu - Teeka ensigo 2 mu kinnya - Bikkako obusubi butono . - Ensujju zini zimerra oluvanyuma lwa nnaku 7 – 14 - Okuva ku kinnya ekisooka okudda ku kyokubiri ziba fuuti 30 Ekyokwegendereza Endabirira : bikka ku bikolo olwokukuma bunyogovu buli bbanga Wewale endwadde zebiwuka bino wamanga: - Obuzunzanjuki [scale mealy bag] - Kawuluzi [leaf miner] - Obusaanyi [beatls] - Abantu [people] Abantu abali mu kasanvuebasimba nsujju, tebayita mu kiryo era tebakungula nsujju. - Ensolo [animals] Eddagala [pest control] - Funa Kamulali omutono tampeco 1 - Taaba, ebikoola 10 - Ekifuula, olubatu 1 - Kawunyira [rayila] olubatu 1 - Omusul w’bisor nga muwolu akadomola ka lita 5 - Amazzi nga mayonjo akadomola ka lita 5 gagate wamu , sengejja bulungi - Fuyira ku bikola Amanguddala ngo’labye obulwadde tolonzalonza. Okubala Ensujju zino zibala [yield]. Buli kikolo kibala wakatiw’ensujju 50 -60 oba okusingawo.

Okuklungula Okuva ku nnaku 90 -120 gye myezi 3 -4 tandiika okukungula okuva lw’osimbye. Entereka Tereka ensujju mu kifo awatali bbugumu nnyo . Otereka ensujju okuva ku sand 8 –sane 36 ( gye’ myezi 2- 8) Enmigaso - Okuwona obwavu n’enjala - Emmere ezimba omubiri - Ensujju ddagala eri abantu n’ebisolo - Emmere eya namaddala ekkuuma enjala - Ebiryo nabyo ddagala. Akatale; Akatale ke nsujju tekagwawo , welamula ewka. Enfumba Enfmba yanjawulo nnyo okusinzira ku mawanga agalya ensujju. <ref> MAAIF

JoyceNanjobeKawooya

  NODES
Note 1